Abakulira ekibiina ki National Unity Platform banyiikaavu n’engeri omukulembeze w’e ggwanga gyeyakkiriza omusuubuzi Ham Kigundu okuzimba ku mwala ggwe Nakivubo natuuka n’okumukkiriza okuzimbako amaduuka. Bano bagamba nti pulezidenti yakozesezza bwannantagambwako mu kugaba ettaka lino, natafaayo ku kugobeera misoso na mateeka gyekgalambika.Bano baagala pulojekiki ya Ham esooke yekebejjebwe abakugu naddala ab’obutonde bwensi, sosi kwesigama ku bbaluwa ya pulezidenti.