Bannakibiina ki NRM okuli ababaka ba Palamenti ne baminisita mu gavumenti boongedde amaanyi mu kukunga abantu mu buganda okuddamu okuwagira ekibiina mu kalulu ka 2026 Jjukira nti mu kulonda okuwedde, NRM yafiirwa obuwagizi buno eri eluda oluvuganya naddala eri ekibiina ki NUP Bano basuubizza okukola ku nsonga eziruma abantu mu lukungaana lwa Buganda for Museveni lwe bakubye e Bukomansimbi
Obuwagizi eri Museveni: Banna NRM bongedde amaanyi mu kukunga abantu mu Buganda
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found