Ate bbo aba woofiisi ya ssentebe wa NRM ekulemberwa Hadijah Namyalo babadde mu disitulikiti ye Sironko gye bakungidde abaayo okuwagira Pulezidenti Museveni mu kalulu akajja. Bano bagamba nti omukulembeze w’eggwanga alina bingi byakoledde eggwanga omuli n’enteekateeka z’okuggya abantu mu bwavu . Bano baliko ebintu eby’enjawulo bye bagabidde abantu okubasobozessa okwetandikirawo emirimu ebya saaluuni, eby’okubajja, eby’okukanika n’ebikozesebwa mu kulima.
“Muwagire Museveni” Namyalo akunze ab’e Sironko, abeetikkidde ebintu ebitandika emirimu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
