Ab’egwanyiza obukulembeze kumutendera gwa district olwaleero webawezezza olunaku olw’okubiri nga basunsulwa okuvuganya ku bifo eby’enjawulo mukalulu akabindabinda aka 2026. E Wakiso eyakliko ssentebebe wa distict eno Okumala emyaka 10 Ian Kyeyune asunsuddwa mu butongole okuvuganya kukifo ky’obwa ssentebe wa district eno.