Rebecca Kadaga agobeddwa ku gw’okukungira NRM mu Busoga

Gladys Namyalo
0 Min Read

Waliwo abakulembeze ku mitendera egy’enjawulo mu Busoga abaawukanye ku mugendo gwokumma Museveni ne NRM obuwagizi mu kalulu ka 2026 olwokuba Rebecca Alitwala Kadaga yawangulwa ku kifo ky’amyuuka ssentebe w’ekibiina ow’okubiri omukyala.

Bano nga bakulembeddwamu eyaliko minisista Isaac Musumba batandise enkiiko ez’okutema empenda ku butya bwebanasaggulira Museveni obuwanguzi obwebitundu 89%

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *