Disitulikiti ye Kamuli y’emu kwezo ezinga okubaamu abaana abayingira obufumbo nga tebanetuuka. Kyoka okunonyereza kuzze kulaga nti n’abaana abazadde bano abato bebazaala nabo batera okutambulira mu bigere bya bazadde baabwe, nebafumbirwa nga bakyali bato ddala.Kati leero tugenda kulaba emboozi y’omukyala eyafumbirwa nga wa myaka 16,kyoka kati naye muwalawe yayingidde obufumbo ngatanetuuka
Okuzaalira ku myaka emimpi: Eyazaalira ku 16 naye omwana we kimulondoodde
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
