Abagoberezi b’ebyobufuzi bagamba eky’abebyokwerinda okutandika okukwata abakulembeze mu NUP nga babalanga okubangula bannakibiina mu by’obufuzi, kigendereddwamu kunafuya kibiina ki NUP.Bano bajjukiza ab’ebebyokwerinda nti NUP ssi y’esoose okubangula ba memba baayo mu by’obufuzi, nga ne NRM eri mu buyinza ezze etwala abantu baayo e Kyankwanzi okufuna okubangulwa kwekumu.
OKUTENDEKA EBYOBUFUZI: Abakugu bagamba ssi kya bwenkanya okulemesa NUP
0 Min Read

Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found