OKUVUGANYA E BUKEDEA:Owa FDC alemedde ku kakiiko k’ebyokulonda

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Akakiiko k’ebyokulonda katubuulidde nti kati kakufuuka siliyaasi n’okwemulugunya okwava mu district y’e Bukedea abaalibaagala okuvuganya Sipiika Anita Among, bwe baggalirwa wbabweru ng’okusunsula kugenda mu maaso.Kino kiddiridde kkooti okuwa ensala yaayo ku musango ogwatwalibwayo nga waliwo eyeemulugunya ku baali bavuganya sipiika basatu, nga bwetali batuuze b’e Bukedea.Mu nsala yaayo, kkooti egamba nti omusango guno tegulimu nsa, kubanga omuntu wa ddembe okwesimbayo yonna gy’aba alabye gy’ayinza okuggya obuwagizi obumutuusa mu bukulembeze.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *