Bannamateeka nabo bavuddeyo ne bavumirira ekya palamenti ne President okusibira bannamawulire ba NMG ekikookolo obutaddamu kusaka mawulire gabakwatako nga bagamba nti ekikolwa kino kimenya mateeka.Ssemateeka awa bannamawulire ekyaana okusaka amawulire awatali bakuba ku mukono.Bano bawabudde nti bannamwulire bwebabeera baasobya bandisoose kubasimba bbaluwa zibalabula oba ssekyo kubaggulako misango mu kkooti.
OKUGOBA BANNAMAWULIRE BA NMG: Abakugu bagamba tewali tteeka likikkiriza
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
