OKUYIGULUKUKA KW’ETTAKA:E Kween 9 bafu, abalala tebalabikako

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abantu mwenda bakakasiddwa nti bafiridde mu kubumbulukula kw’ettaka mu district ye Kween ne Bukwo oluvanyuma lwa namutikwa w’enkuba ettonye mu bitundu bino.Mukaaga bafiridde Kween era nga bana ku bano banju emu ate basatu bebafudde e Bukwo nga abaddukirize bakola butaweera okutaasa abakyaala abalamu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *