OLUKUNGAANA LWA KYAGULANYI: Aba NUP e Lubaga balambudde ekisaawe w’e lugenda okubeera

Brenda Luwedde
1 Min Read

Abamu ku Bannakibiina ki NUP mubitundu bye Lubaga bategeezezza nga bwe betegeese okwaniriza Pulezidenti w’ekibiina kyabwe Robert Kyagulanyi ku lwokubiri lwa wiiki ejja ng’amaze okusunsulwa ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga. Kyagulanyi ateekateeka okubeera n’enkungaana za mirundi ebiri okuli olw’e Katwe mu division ye Makindye ko n’olwe Nateete mu division ye Lubaga ku lwokubiri ng’amaze okusunsulwa .Banna NUP nga bakulembeddwamu Meeya wa Lubaga Mbeeraze leero bakedde kulambula kibangirizi kya Kaala awagenda okubeera olukungaana lwa Kyagulanyi.Basabye abebyokwerinda obutagezako kutaataaganya nteekateeka zaabwe.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *