Robert Kyagulanyi leero akalulu akanoonyerezza Kamuli ne Buyende

Gladys Namyalo
0 Min Read

Olwaleero akwatidde NUP bendera mu kalulu ka 2026 Robert Kyagulanyi Ssentamu ayingidde olunaku olw’okubiri ng’anoonya akalulu mu bitundu ebiri mu bwa Kyabazinga bwa Busoga.

Kyagulanyi olwaleero tebimubeeredde byangu kubanga ab’ebyokwerinda bamukugidde okuyita ku nguudo eziyita mu bitundu ebiri obubuga ekimuviiriddeko okutambula olugendo oluwanvu okutuuka gy’abadde Alina okukuba enkungaana ze.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *