Abantu b’e Luwero baagala omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni asuumuse ettendekero ly’eby’obulimi n’obuuluzi erya Bukalasa Agricultural College okulifuula ettendekero eryawaggulu oba University singa awangula ekisanja ekijja. Bano era bagamba nti Luwero town coumcil okusinziira ku nkulakulana gy’eriko esanidde okufulibwa municioality era kino baagala akikole ng’ekisanja kye eky’omukaaga tekinagwaako.Olwaleero Museveni atongoza Campaign z’e mu district y’e Luwero era nga bulijjo tetukiriziddwa kusembera awabadde omukolo wabula tulina by’etukusakidde.
YOWERI MUSEVENI: E Luwero bamusabye asummuuse bukalasa efuuke yunivaasite
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
