Owa NUP abadde abuulira enjiri y’ekibiina poliisi emukutte

Olive Nabiryo
0 Min Read

Poliisi mu kibuga ky’e Mbarara olunaku lw’eggulo eriko omuvubuka gweyakutte n’emuggalira nga ono yamusanze ku kkubo nga atambuza nyiri ya kibiina ki NUP.

 Omuvubuka ono abadde awangadde ku nguudo z’ekibuga Mbarara nga abuulira enjiri, bwamala nagattamu obubaka obususuuta ekibiina ki NUP.

 Abakulira NUP e Mbarara bagamba nakati poliisi ekyalemeddwa okubannyonyola ekyakwasizza munnaabwe.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *