Ssentebbe wa Disitulikiti ye Lwengo kko ne bakansala be balangiridde mu butongole nga bwebavudde mu kibiina ki NRM,nga obusungu babwesigamya ku mivuyo gyebagamba nti gyayitirira mu kamyufu kekibiina. Bano bagamba nti ekibiina ki NRM kyava dda ku nono z’ekibiina ,kale kwekusawo okukyetegula bavuganya nga bannamunigina.