ZUNGULU: Laba abazze okwewandiisiza ku buyungo nga akabonero

Olive Nabiryo
0 Min Read

Wiiki ewedde, omu ku baali beegwanyiza okwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga yalemererwa olwa mukazi we Nakato okumusooberera mu kiro n’awanyisa ebiwandiiko bye n’ebibye era nagobwa ku kakiiko.

 Okuva ku Bbalaza ono abadde amuyigga mu kibuga wonna, era yamuguddeko n’abaako zamusuuza zeyatutteyo wabula era nga tezimala.

 Ogenda kulaba n’abazze okwewandiisiza ku buyungo mbu nga akabonero nti bebalengera ebiseera bya Uganda eby’omumaaso.

Zungululu.

TAGGED:
Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *