Robert Kyagulanyi asiibye Kyankwanzi ne Kiboga

Gladys Namyalo
0 Min Read

Akulira ekibiina ki National Unity Platform asabye abantu be Kyankwazi okubeera abasaala mu kukyusa obukulembeze bw’eggwanga kubanga ebiteeso byonna ebikuumidde President Museveni mu Ntebe bikolerwa mu etendekero lyi National Leadership Institute erisangibwa mu kitundu kino. Mungeri yemu onoasinzidde eno n’ategeeza abantu beeno okwewala enkola y’okusosola mu mawanga, byagamba nti basigibwamu abali mu buyinza.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *