Ebyabadde mu ttabamiruka w’ekibiina ki NRM, ne gyebuli eno bikyewuunyisa bangi. Abaawangudde n’abaawanguddwa buli yebuuza bwe kyatuseewo. Loodi Meeya Lukwago naye akyali munyikaavu ku by’omwala gw’e Nakivubo oluvannyuma lwa ssaabaminisita Nabbanja okujerega nti anyumirwa kulabikira ku TTIVI kyokka naye talina nsonga Bino n’ebirala mu ZUNGULU