Okuvujjirira Ababundabundaa :FC Barcelona beeyamye okuyambako Uganda
Club y'omupiira eya FC Barcelona eguzanyira mu ggwa nga li Spain esuubiza okusigala nga ekolagane nekitongole ekikola ku babundabunda ki United Nations High Commission for Refugees okubudabuda ababundabunda abaddukira mu ggwanga uganda .Mu Nkola eno abanoonyi b’obubudamu abasoba mu 4000 basomeseddwa okwekkiririzaamu, okwagala okwekulaakulanya wamu n’okwenyigira mu bintu ebiyinza okutereeza obulamu bwabwe gamba ng'ebyemizannyo.