Olunaku lw’abakadde lukuziddwa wakati mu kukukkuluma
Olwa leero Uganda lwekuzizza olunaku lwa Bakadde nga luyindidde mu Kibuga Masaka wali ku kibangirizi kya meenunula.Olunaku luno lukuziddwa wansi w'omulamwa ogugamba nti okutumbula n'okukuuma eddembe lya bakadde nga buno buvunaanyizibwa bwa buli muntu.