Abaasimattuse ensoke e Kalangala batuusiddwa mu ddwaliro e Masaka
Kabadde keetalo ku ddwaliro ekkulu e Masaka nga ambulance zituusa abantu abaakoseddwa embeera eyagudde e Kalangala. Tukitegedde nti abantu 7 bebatuusiriddwa ku ddwaliro ly'e Masaka era nga abasawo batandikiddewo okubakolako okusobola okutaasa obulamu bwabwe.