Abasumba b’abalokole e Luweero basabidde eggwanga
Abasumba b’abalokole mu district y’e Nakaseke basabidde emirembe mu ggwanga nga twetegekera okulonda kwabonna okwa 2026. Mu kusaba kw’okumalako omwaka okwategekeddwa mu kibangirizi ky’ekanisa ya All Saints e Kiwoko, okwetabiddwako n’eminisita omubeezi owa Kampala Kabuye kyofatogabye, basabye nti okuyiwa omusaayi okwaliwo mu kulonda okuwedde kuleme kubaawo ku mulundi guno.