Waliwo ekitongole ky’obwannakyewa ekyatandikibwawo okuyamba ababa bayiiriddwa Acid
Waliwo ekitongole ky’obwannakyewa ekyatandikibwawo okuyamba ababa bayiiriddwa Acid kko n’okubakwatizaako mu ngeri ezitali zinmu. Kino kimanyiddwa nga Center For Rehabilitation of Survivors of Acid and Burns Violence (CERESAV), nga kyatandikibwawo omu ku bantu abaayitako mu mbeera eno, asobole okukungaanya banne beesalire eggezi. Jennifer Kabaale ayogeddeko n’akulira ekitongole kino, okwongera okukimanya.