Amatikkira ga Kabaka aga 31: Wabaddewo okwebaza mu masinzizo agenjawulo
Wabaddewo okusaba n'okwebaza Katonda mu masinzizo agenjawulo okwetoloola eggwanga olwa Ssaabasajja kabaka wa Buganda okuweze emyaka 31 ngalamula obuganda. Mu bubaka Katikkiro Charles Peter Mayiga bwatisse abakungu abenjawulo, akubirizza obuganda okunyweza obumuBannaddiini omutanda bamuwonze eri omutonzi ayongere okumuwangaaliza ku Namulondo.