Amazuukira ga Kristo: Abakkiriza beeyiye mu lutikko e Lubaga okutendereza Omutonzi
Ssaabasumba wa Kampala Paul Ssemogerere asabye abazadde n’abalala abakwatibwako ensonga okuvaayo okulwanyisa omuzze gw'okukozesa ebiragalalagala mu bayiyizi by’angamba nti ssinga tegwanguyirwa abaana b’eggwanga bandigwa mu ntata. Bino Ssaabasumba abyogeredde ku lutikko e Lubaga gy'akulembeddemu mmisa y’okukuza amazuukira ga Kristo Peter Serugo y'abadde e Lubaga .