Baabano abakazi abeenyigira mu kusitula ebyenjigiriza
Mu kaweefube w’okuyambako abaana b’eggwanga okwanguyirwa bye basoma, waliwo abakyala betukuleetedde abeegatta ku kkolero eribiwuunda ebikozesebwa mu kusomesa omuli ebibumbe bya ssayansi wamu n’ennukuta enssiige ezikolebwa mu bubaawo. Bano batubuulidde nga bwe batambuza obulamu na dalla ng’omuwendo gw’abasajja gukira ku gw’abakyala mu kkolero lino.