Bakiggala beetabye mu missa emalako omwaka 2024
Mu ngeri eyenjawulo, Eklezia ya St. Andrea eye Bukoto, yategese missa y’abakiggala eyokwaniriza omwaka ng’eno yayimbiddwa mu lulimi lwa bubonero yabubonero. Fr. Martin Oyo yeyakulembedde misa eno eyalese nga bakiggala basanyufu nabo olwokulowoozebwako.