Bannamateeka balabudde nti kkooti yakugoba ebbago ly'etteeka ly’amaggye eryayisiddwa
Bannamateeka batubuulidde nti bazuudde emiwaatwa egyibamala okuddukira mu kooti okuwakanya ennongosereza ezayisiddwa mu teeka ly’amaggye olunaku lw’eggulo.Bano bagamba nti ekya kooti eno okuwozesa abantu ba bulijjo kivoolera ddala ssemateeka eggwanga kweritambulira.