Bbasi za Yy ziyimiriziddwa okumala ekiseera
Minisitule y'ebyentambula yaakwekebejja bbaasi za kkampuni ya YY zonna okulaba nga ddala ziri mu mbeera nnungi era nga zigwanidde okusaabaza abantu. Olwaleero minisitule eno eyimirizza emirimu gya kkampuni eno ng’esinzidde ku bubenje obwemirundi ebiri obwa baasi za kkampuni eno obuguddewo mu bbanga lya nnaku musanvu. Pamiti za baddereeva abavuga bbaasi zino nazo zaakuddamu okwetegerezebwa mu bbanga l