Ddembe FM ekomyewo, esuubizza okusinga we yali
Oluvannyuma lw’okumala ebbanga nga teri ku mpewo olwaleero Radio ya Ddembe FM ezzeemu okuwereza banna Uganda. Abagikulira wansi w’ekitongole ki Nation Media Group ekitwala NTV Spark Tv olupapula lw’amawulire olwa Daily Monitor saako ne KFM baliko byeboogedde.