Nemostar yakukiikirira Uganda mu za Africa Zone Five
Nemostars ey’abasajja y’emu ku kkirabu za Volleyball ezaakuno ezigenda okuttunka mu mpaka za kkiraabu zikirimaanyi eza Africa Żonę Five Volleyball Club Championships ezigenda okugyibwako akawuuwo nga 26 omwezi gùno mu kisaawe ky’omunda e Lugogo. Bano bagamba nti empaka zino baakuzeeyambisa okwetegekera ezisingako ze bagenda okukiikiriramu eggwanga mu April w’omwaka guno e L