Eby’okubuzaabuza abasaabaze bitabudde bannyini, basazeewo kiyimirizza ba bulooka
Abakulira ekibiina ekigatta bannyini baasi mu kampala ki Uganda Bus Owners Association, bakkaanyiza okuyimiriza ba bulooka ba baasi bonna nga babalanga kunyaga na kubuzabuza basaabaze.Bano bagamba nti babadde baduumuula ebisale by'entambula, kye bagamba nti kibadde kibagobyeko abasaabaze.