Ekeleziya ya Our Lady of the Snow Virika e Fort Portal eggudwawo
Omubaka wa paapa mu ggwanga Luigi Bianco asabye abakkiriza obutagwamu maanyi newnkubadde bayita mu kusomooza okutagambika
Bino abyogeledde ku mukolo ogw’okuggulawo ekeleziya ya Our Lady of the Snow Virika e Fort Portal nga eno emaze omwaka mulamba nga eddabilizibwa , ku mulimu guno guwemmense ensimbi ezisoba mu buwumbi obusatu.
Omukulembeze we ggwanga ku mukolo guno akyikiliddwa omumyuukawe Jessica Alupo.