Emizannyo gya bamukwatammundu giddamu omwaka guno; UWA yeegitegese
Empaka z’emizannyo gy’ebitongole ebikuuma dembe gyakuddamu omwaka guno oluvanyuma lw’okumala emyaka ebiri nga tegitegekebwa olw’omugalo gwa COVID 19. Ekitongole ekikuuma ebisolo by’omusiko ki Uganda Wild Lifie Authority kyekitegese empaka z’omwaka guno ezigenda okusimba amakanda mu kumiro ly’ebisolo elya Queen Elizabeth okuva nga 19 okutuusa nga 30 omwezi guno.