Okukabasanya abataneetuka, bannaddiini bambalidde abalimi ba kkooko
Kizuulidddwa ng’abaana abatanneetuuka ebeyongedde okufuna embuto e Bundibugyo bwekivudde ku bavubuka abafunye ensimbi okuva mu kirime kya Kkooko mukiseera kino Ali ku bbeeyi eyawaggulu. Kati bannaddiini ebuuyi eyo basitukiddemu okulabula ku mbeera eno. Omulabirirzi w'obulabirizi bwa West Rwenzori y'ayogedde bino.