Kkampuni ya Bio Dei Pharma eziimbye mu luguudo lw’ekyalo
Abatuuze e’ Kigoogwa baagala kampuni ya Bio Dei Pharma gyebalumiriza okuzimba ekikomera ne geti ku ttaka lyabwe esooke ebalirire basobole okuva ku ttaka lyebagala baveeko nga babasindkiriza. Kino kiddiridde okuba nti bano babasibyeko olukomera mu kitundu kino kuno kwossa ne Geti eyazimbiddwa kampuni yemu mu kkubo eribatwala mu maka gaabwe. Obugazi bwettaka lino eliliko olukomera bwa yiika namba.