Emmotoka y’essomero egudde, omwana omu afudde
Omuyizi omu afiiriddewo nabalala abasoba mu 20 ne bafuna ebisago oluvanyuma lwa motoka ye essomero lya Babungi Primary kika kya coaster ebadde ebatwaala ku ssomero okulemelera omugoba waayo mu koona lya Bugombwa neegwa ku luguudo oluva e Nyauka okudda mu tawuni ya Bundibugyo.Poliisi ekakasiza akabenje kano era erimukunoonya omugoba Wa Motoka eno eyabinnyisse mu nsuwa.