Empaka Z’amasaza: Kyaggwe yaakuttunka ne Buweekula mu ‘semi finals’
Oluvanyyuuma lwokuwangula Ssingo mu mpaka z’amasaza ga Buganda nebesogga oluzanya oludirira olwakamalirizo, kati bannaKyaggwe batunuridde okuwandulamu Buwekula besoge oluzanya olwakamalirizo.Omupiira wakati wa Kyagwe ne Buwekula ogusooka gwakuzanyibwa ku Sande eno ku kisaawe kya Bishop’s Senior School e Mukono.