Empaka z’ebikonde: Aba kiraabu ya Lukanga bafunye ebikozesebwa
Kkiraabu y'ebikonde eya Lukanga boxing club eriko ebintu e ebikozesebwa mu muzannyo gw'ebikonde byeweereddwa olwaleero omuli ensawo, mouth guards ggiraavu, engatto n'ebirala.Wang Yun okuva mu ggwanga lya China yawaddeyo ebintu bino eri kkiraabu okubayambako mu kutumbula ebitone.