Engeri ab’akabinja ka M23 gye kazze keeyubula okufuuka ak’amaanyi
Akabinja ka M23 kajojobezza abantu mu Buvanjuba bwa Congo okumala emyaka egisoba mu kkumi asatu. Kyokka bangi babeera eyo nga bebuuza ddala akabinja kano kajja katya okwekumaakuma okufuukira ddala aka amaanyi nga kayinza n'okukiza eggye ly'eggwanga ddamba amaanyi.Tukuleetedde ebitonotono ebikwata ku kabinja kano, na wa gye kazze kayitira okutuuka okufuuka ak'ekitalo bwe kati.