Enguudo embi: ab’e Mbale zibabuzizzaako obwekyusizo
Abatuuze mu gombolola taano mu disitulikiti ye Mbale nakati bakyatawaana n’ebyentambula oluvanyuma lw’enkuba eyasanyaawo entindo ne nguudo ze baalina. Bangi ku bano kati bakozesa ntindo za mbaawo ekiteeka obulamu bwabwe mu katyabaga, kko nokugotaanya ebyentambulaKyoka bano esaala zaabwe zirabika nga zaanukuddwa , gabvumenti esuubiza okukola ezimu ku nguudo zino ezayonooneka.