Zungulu: ebisesa ebibadde mu wiiki
Wiiki eno, ebadde ejjudde katemba wa byabufuzi. Okusunsulamu abeegwanyiza ekya Kawempe North kwabadde nga kulagirira nti embirigo zitandike era gye byaggweredde nga counsel Luyimbaazi Nalukoola engoye takyalina, n'engatto tannadako ku poliisi y'e Kawempe kuzikima.