Abakugu boogera ku kizibu ky’ekisu ekibi mu kamwa | OBULAMU TOOKE
Waliwo abantu abamu nga balina ekizibu ky’okuvaamu ekisu ekitali kirungi mu kamwa, ate ekyewunyisa bbo babeera tebakiwulira. Olwaleero twogeddeko n’abakugu abenjawulo okuli ow’amatu enyindo n’omumiro, ssako n’ow’amannyo.