Mmotoka z’empaka ez’omulundi ogw’okuna zaakuyindira Bugerere - Jinja
Dereeza wa motoka z'empaka Dr Mustafa Mukasa wakuyingira empaka z'okunkomerero ya sabiiti eno nekigenderwa kya eky'okumalako empaka oluvanyuma lw'okulemererwa okumalako empaka ezemirundi ebiri zeyaketabamu omwaka guno. ono agamba nti bingi byakyusiza ku motoka ye byatebereza okuba nga byebbadde bigivirako obuzibu. Empaka ez'okukomerero ya sabiiti eno zakuvugirwa e kayunga muBugerere wamu n'e Jinja.