Enjawukana mu kuziika Ssegirinya, aba NUP bazize ekifo palamenti weyategese
Nga banna NUP bwebakungaanidde mu maka gomugenzi Ssegirinya okumukungubagira, ate waliwo ekiwayi kyabakulembeze abakunganidde ku kisaawe kye Kadugala ewabadde walina okuba e mikolo e mitongole. Kamisona wa palamenti Mathias Mpuuga akukulumidde abawagizi ba NUP nabalangira okwesamba ssegirinya nga mulwadde , kyoka ne bawamba omulamboggwe nga amaze kufa.