Ensoma ya siniya eyawaggulu; gav’t nneetegefu okuleeta ensoma empya
Ministry ye byenjigiriza egamba netegefu okutadika ebyensoma empya ebya siniya eyawaggulu era ng'okutandika wiiki ejja, abakulu b'amasomero lwe bagenda okutandika okubangulwa kungeri gyebagenda okugikwatamu n'oluvannyuma abasomersa baddeko.