Eyasigula muka muganda we ate amusse
Mu district y'e Kamuli waliwo omuvubuka wa myaka 27 avudde mu mbeera n’asanjaga muganzi we ejjambiya okutuusa lwamumizizza omusu. Entiisa eno egudde ku kyaalo Bakuseka Majja mu muluka gwe Naluwoli mu gombolola ye Butansi mu disitulikiti ye Kamuli.