Fort Portal eyagala ebeere kyakulabirako eri ebibuga ebirala mu kukuuma obuyonjo
Abaddukanya ekibuga Fort Portal bamalirivu okulaba ng'ekibua kyabwe kifuuka eky'okulabirako ebiri ebibuga ebirala mu ggwanga bwekituuka ku ngeri y'okukwatamu kasasiro Mu kifo ky'okutunuulira kasasiro ng'ekitagasa bano baasalawo kubaako ebintu ebyenjawulo bye bamukolamu Bano boogedde ku byebakoze ab'ebibuga ebirala kwe bayinza okuyigira okulaba nga bagonjoola ekizibu kyakasasiro.