Giigino emitendera egiyitibwamu mukuziika Paapa
Nga emikolo egy’okusabira n’okujjukira omutukuvu Paapa Francis eyava mu bulamu bwensi eno ku balaza ya sabiiti eno gigenda mu maaso waliwo n'emikolo egy'ennono ya Kelezia egizze nga gigobererwa mu kuziika Paapa aba afudde.Gino nagyo katugikuyiseemu lukwakwayo ogitegeere.