Joel Ssenyonyi asabye bannaddiini okwenyigira mu lutalo ku nguzi
Akulira oludda oluvuganya gavt mu palamenti, Joel Ssenyonyi asabye bannadiini okuvaayo okwenyigira mulutalo lw’okulwanyisa obulyaake obufumbekede mu gwanga.Ssenyonyi agamba nti abantu banji omuli n’abakulembeze babakiririzaamu, nga nabwekityo bwe banaAgatta amaloboozi gabwe mu kuvumirira obulibwenguzi, kyakuyambako nnyo okuSsennyonyi abadde yeetabye mu kusaba ku kkanisa y'abalokole eya Omega healing cetre esangibwa e Namasuba.